音乐视频

Kenneth Mugabi | Wamanyiza | Official Video
观看 {artistName} 的 {trackName} 音乐视频

制作

出演艺人
Kenneth Mugabi
Kenneth Mugabi
表演者
作曲和作词
Kenneth Mugabi
Kenneth Mugabi
词曲作者
制作和工程
Joses Arins
Joses Arins
制作人

歌词

Wamanyiza, esaawa bweziti mbeela nawe Nemanyiiza okunyizanyiiza kwotadde nenyonyogeze Ne'kachayi okuli omujja, ngo'sowodde nga tugeya emikwano Leero oluddeyo, oluddeyo Lwaki oluddeyo? Oluddeyo Wamanyiza Wamanyiza Wamanyiza kino ekyeejo gw'akileeta Wamanyiza Wamanyiza Wamanyiza kino ekyeejo gw'akileeta Gw'akileeta... Gw'akileeta Gw'akileeta... Gw'akileeta ahh (Gw'akileeta huh! Gw'akileeta, Gw'akileeta huh! Gw'akileeta) Wamanyiza, ntumiza obyo'kulya mukwano biwoze Wamanyiza kati nze binsobedde baby, ne socks zibuze! Silaba kinkeza waka. Gweyamanyiiza okukeela Nebaka mu ttumbi, nkeela mu matulutulu Baby nkuloota nga okonkona Nsobedwaa... Nsobedwa Nsobedwaa... Nsobedwaa Wamanyiza Wamanyiza Wamanyiza kino ekyeejo gw'akileeta Wamanyiza Wamanyiza Wamanyiza kino ekyeejo gw'akileeta Gw'akileeta... Gw'akileeta! Ayi Gw'akileeta... Gw'akileeta! ahh (Gw'akileeta huh! Gw'akileeta, Gw'akileeta huh! Gw'akileeta) (Gw'akileeta huh! Gw'akileeta, Gw'akileeta huh! Gw'akileeta)
Writer(s): Kenneth Mugabi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out