音乐视频

歌词

Nyumirw'omukwano gwo Nyumirw'omukwano gwo Njagala mbeera mukwano gwo ooh Nyumirw'omukwano gwo Nyumirw'omukwano gwo Njagala mbeera mukwano gwo ooh Njagala mbeere mukwano gwo Nga nz'akubikka Kalabanda oyo talina tabu Njagala mbeere mukwano gwo Notes nga nz'azikoppa Omusomesa oyo talina tabu Buli kabuuza kasoya nga nz'akakutira Sukaali w'obuuji njakusombera Obukindo mu saati nja Buteekamu Nsembeza mbeere mukwano gwo ooh Nyumirw'omukwano gwo Nyumirw'omukwano gwo (i need to be you friend aah aaaha) Njagala mbeera mukwano gwo ooh Njagala mbeere mukwano gwo (i need to be you friend aah aaaha) Nyumirw'omukwano gwo Nyumirw'omukwano gwo (baby just a little closer like this) Njagala mbeera mukwano gwo ooh Njagala mbeere mukwano gwo (baby just a little closer like this) Nyumirw'omukwano gwo Nyumirw'omukwano gwo (ahhh aahh mukwano I want to touch you like this) Njagala mbeera mukwano gwo ooh Njagala mbeere mukwano gwo (ahhh aahh mukwano I want to touch you like this) Nyumirw'omukwano gwo Nyumirw'omukwano gwo (you know baby your my friend) Njagala mbeera mukwano gwo ooh Njagala mbeere mukwano gwo (you know baby your my friend) Nyumirwa akamwennyu ko Kayasa feesi yo Nakwesooka dda tewaba akukwatako Akalulu wakafuna dda gwe headgal Nsembezza newaane ko Nze ng'owebbuba nakukweka wa aahh Njagala nzuule zaabu gwebakukwekamu ohh Obukindo mu mukwano Nja buteekamu Oohh nsembeza mbeere mukwano gwo ooh ooh Nyumirw'omukwano gwo (you know baby your my friend) Nyumirw'omukwano gwo (best friend) Njagala mbeera mukwano gwo ooh (a little closer than that) Njagala mbeere mukwano gwo My friend) Nyumirw'omukwano gwo (you know baby your my friend) Nyumirw'omukwano gwo (best friend) Njagala mbeera mukwano gwo ooh (a little closer than that) Njagala mbeere mukwano gwo My friend)
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out