歌詞

Nkwagala nga otude wali waliiii Nenkunyumiza biri ebyaliwo luli eeh Mu kambrena wetumwenya wetwewaaana aah Mbeera mbirowozaako yee Wesuna ngako nga muno akufaakooo Mukwano mukwano munange tomanyi kiri eno Nyambaako mukwano ooh Nkwagala biri biri iyee eeh Wankola bubi wewaduka luli Nkwagala biri biri iyee eeh Wankola bubi wewaduka luli iyeeee Mukwano guwoma, ngambaako toli nkyawa Abangi bagenda, abanji bobaja nebekyawa Nze ngamba linda embaga, embaga njireeta tewekyanga Nkwagala nnyo nnyo singa okimanyi nsinga okimanyi Nti wanondayo nze nonzija mubali nava mu bali yii Mukwano mukwano munange tomanyi kili eno Nyambaako mukwano ooooo ooh Nkwagala biri biri iyeee eeeh eeh Wankola bubi wewaduka luli iyee eeh Nkwagala biri biri iyee eeh Wankola bubi wewaduka luli Nkwagala nga otude wali wali Nenkumijza biri ebyaliwo luli Mu kambrena wetumwenya wetwewana Mbeera mbirowozaako iyeee Wesunangako nga muno akufaako Mukwano mukwano munange tomanyi kili eno Nyambaako mukwanoooo ooh Nkwagala biri biri iyee eeh Wankola bubi wewaduka luli Nkwagala biri biri iyee eeh Wankola bubi wewaduka luli iyeeee
Writer(s): King Saha Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out