Lyrics

Katonda bwakuwa omuntu gwosimye kiba ng'ekirooto N'omutunulira nga yena omwewulira era akusanyusa Nze mazima nali nterebuka ng'anti oludewo okutuuka Nga nonya eyo love eringa kyojje gye mpulira mu buyimba Omuntu gwesirina kyentoma, okugaya oba okuyuusa N'obukowewe bubwo ku maaso, era nabwo bulungi Yade ebigambo munsi bingi Bimpedeko nukwano Nkugambe ki ky'otalaba ku love enzijude mu maaso Banange, temunkwatira ku zaabu Temundetera, tabbu Mweyitira nze kibuubu Bubu zaabu Temunkwatira ku zaabu Temundetera, tabbu Mweyitira nze kibuubu Bubu zaabu Nkusubiza nyo okukakana mwami nze mbeere omukyala Anakuwa ekitiibwa ekisaana omulenzi owekitibwa Couple yaffe ebakuba nyo, tumazeeyo omukwano Abo tobafaako bambi, abogezi babaawo tebabula Nga akayimba akaweweza, akasirisa abaana Njagala nkuberere ntyo, nga sikunyiza bambi Oli kintu eky'omuwendo Abakyegomba bangi Nsaba nkutekeko akalambe, bonna! Bakimanye oli wange Banange, temunkwatira ku zaabu Temundetera, tabbu Mweyitira nze kibuubu Bubu zaabu Temunkwatira ku zaabu Temundetera, tabbu Mweyitira nze kibuubu Bubu zaabu Zaabu wange, omutima gwegwa kulonda Era nkwetaga, muli nkwesunga Sembera kumpi nze nkwewe nzena Bwemba kumpi nawe, mba ntuuse eka Temunkwatira ku zaabu Temundetera, tabbu Mweyitira nze kibuubu Bubu zaabu Temunkwatira ku zaabu Temundetera, tabbu Mweyitira nze kibuubu Bubu zaabu Temunkwatira ku zaabu Temundetera, tabbu Mweyitira nze kibuubu Bubu zaabu Temunkwatira ku zaabu Temundetera, tabbu Mweyitira nze kibuubu Bubu zaabu
Writer(s): Juliana Kanyomozi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out