Music Video

Featured In

Credits

PERFORMING ARTISTS
Pallaso
Pallaso
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Pallaso
Pallaso
Songwriter

Lyrics

Sho You shoot the arrow straight to my heart Ogenda n'ontunuulira nze ne nsabbalala And slowly I might be falling in love I will never ever take it for granted Tuba babiri nno eyo gy'okeesereza You whine it on the beat olwo ne nekomberera Onoonya camera ng'ate nze agirina Olwaleero nina okukulaba Nze buli kye nina kikyo babe Omukwano gwe nina gugwo babe Nze buli kye nina kikyo babe Ma babe pretty pretty like a rose flower Nze buli kye nina kikyo babe Omukwano gwe nina gugwo babe Nze buli kye nina kikyo babe Ma babe pretty pretty like a rose flower Baby malamu Malamu Malamu bakwongere endala Ma Baby malamu Malamu Malamu bakwongere endala Omulungi bwe biba nga binyuma Bwe biba binyuma tusaananga ne tubiddamu Ka cinema bwe kaba nga kanyuma Akaba kanyuma tusaananga ne tukaddamu Omutima gwange, obanga ogwagala gutwale Bwoba nga ogwagala gutwale Obulamu bwange, bwoba ng'obwagala butwale Bwoba ng'obwagala butwale Nze buli kye nina kikyo babe Omukwano gwe nina gugwo babe Nze buli kye nina kikyo babe Ma babe pretty pretty like a rose flower Nze buli kye nina kikyo babe Omukwano gwe nina gugwo babe Nze buli kye nina kikyo babe Ma babe pretty pretty like a rose flower Oluggi lw'omutima gwange waggulira ku ppata Abalijja ekikeerezi balitusanga ku mbaga Ojjanga ne nkusiigira omugaati gwa butter Ka chai ka mudalasiini mu kikopo kya ggama Bino sure, wamma baby totya Onywezanga ky'okutte w'okutte tota Gwe waddira omuzannyo n'ogugaziya Wawanika eri gye batatuuka Nze buli kye nina kikyo babe Omukwano gwe nina gugwo babe Nze buli kye nina kikyo babe Ma babe pretty pretty like a rose flower Nze buli kye nina kikyo babe Omukwano gwe nina gugwo babe Nze buli kye nina kikyo babe Ma babe pretty pretty like a rose flower Baby malamu Malamu Eddie Dee Malamu bakwongere endala Ma Baby malamu Red Pro Malamu Malamu bakwongere endala A Karma Ivien
Writer(s): Pius Mayanja Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out