Lyrics

Oliwa, gwe, Ow'amaaso Genjogelako ag'otuulo, Nkusange waaaa, Mbuliako natukayo, Oliwa, gwe, gwentunulila, Nempulila obujiji mumanyo ohhh, Olubuto nelwekyanga nentuyana, Nenkankana mu tuntu, Singa nkufuna, singa nkulaba Nfukamila nenebaza Singa nkufuna, singa nkulaba Nga ndayila sili kuta Wadde bunayila, natukayo Sifudeyo oba obela wa Ebigere nja bintambuza, Kasita nga nakutukako, Wadde bunayila, natukayo Sifudeyo oba obela wa Ebigere nja bitambuza Kasita nga nakutukako Oliwaaaaaaa, oliwa (OK) Oliwa gwe, gwebantondela Anamponya obw'omu, Atunula nga omwezi ogwakaboneka Anamponya ebintisa ekiro Anantasa abalalaaaaa, benekaka okwagala, Nkusange wa gwe, Ananyimbila, nfune otulo ekiro Nyimbidde abalala bo nebebaka Nze nensula nga ntunula, Singa nkufuna, singa nkulaba Nfukamila nenebaza ohhhh Singa nkufuna, singa nkulaba Nga ndayila sili kuta Wadde bunayila, natukayo Sifudeyo oba obela wa Ebigere nja bintambuza, Kasita nga nakutukako, Wadde bunayila, natukayo Sifudeyo oba obela wa Ebigere nja bitambuza Kasita nga nakutukako Oliwaaaaaaa, oliwaaaaaa Oliwa, Oliwaaaaaaa Oliwa
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out