Music Video

Featured In

Credits

PERFORMING ARTISTS
Kenneth Mugabi
Kenneth Mugabi
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Kenneth Mugabi
Kenneth Mugabi
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Joses Arins
Joses Arins
Producer

Lyrics

Mutabani kiki,maama nkoye nze gwolabawano Omukyala ankoyeza nsaba kumpa kimagezi Maala kuntegeza Guuma beebangamba nga nkula Omukyala takwonwako Binsobedde kati mukibila mwensula Afazaali nakubwa enkuba Ngumye,obusungu nzise eli Banange azika omukyala azikuza Ziino zenkwagulo nge'kizibiti kyenina Waliwo nebimu ebinswaza okwogeera Maama omukyala onkuba Nze atte nkya okukweka enjala Aaah maama omukyala ansuna Nze atte nkya okukweka enjala Ntila ddala Ntila ddala Ntila ddala Ntila ddala Okumukonako oooh Mubasajja boona boona olimuzila Katonda yakuwunda nakujuza Nomudaali osana gwa zabbu Ogumidde enkwagulo notokweka njaaala Oli wagabila nti ye tagalililwa Tewelabilanga tolimunafu Tolimusilu,obusungu zikila daala Maama omukyala onkuba Nze atte nkya okukweka enjala Jjawo ekyejjyo gwe mutabani Nyini muffu yakwata awawunya Maama omukyala onkuba Nze atte nkya okukweka enjala Ntya okunsibba Gwomanyi enfita tomulinda kugalula Omukyala mulagge nti eyo nyumba yyo Aaah maama omukyala onkuba(wuliliza) Nze atte nkya okukweka enjala(mwagala nyo) Mbeera mukakamu,todiza nweza omukono ogwo gwagalula Ooooh maama bankuba ewaka(atya) Nze atte nkya okukweka enjala(mugambe omwagala) Ntya okunsibba ate mwagala Mulage kyanasubwa ngogenze(mwagala nyo)
Writer(s): Kenneth Mugabi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out