Music Video

Credits

PERFORMING ARTISTS
Pallaso
Pallaso
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Pallaso
Pallaso
Songwriter

Lyrics

I am badder than dem Karma Ivien you're badder than dem We're badder than dem Sabula Obw'ekiro butuuse ekibuga kiggule Abakazi abafumbo batwetemye embale Babugobe obunyama ne biceps ennene Kati obulungi bwadda ku wallet nnene Tukuba zi chain maguja zennyini Ate guno mulembe gwa bituli mu mpale Tunywa Champagne ba kabaka bennyini Tukuba limu sniper takuba bbali Ekiro mu nzikiza sawa ya kwekwata Ekiro mu nzikiza, ya kweswaza Ekiro mu nzikiza, ekiro mu nzikiza Abantu bakyekola Cheza leka kwekunya Sikyalina na gye ŋŋenda Bwe mba ntamidde ndeka, ndeka Ky'oyenda ssi kye nyenda Bwe kuba kunywa, kunywa Sikyalina na gye ŋŋenda Bwe mba ntamidde ndeka, ndeka Ky'oyenda ssi kye nyenda Kati ngenda nkizuula abakazi kikemo Batusattiza ne tugwirana ebigwo Ne bw'oba na mmeka bakunywa ppaka zero Baleeta n'emikwano ne bakyekola ssebo Nga tolina money n'okukwana lutalo Nga tLina mulo oba lucoolo ku pillow Ekiro mu nzikiza sawa ya kwekwata Ekiro mu nzikiza, ya kweswaza Ekiro mu nzikiza, ekiro mu nzikiza Abantu bakyekola Cheza leka kwekunya Sikyalina na gye ŋŋenda Bwe mba ntamidde ndeka, ndeka Ky'oyenda ssi kye nyenda Bwe kuba kunywa, kunywa Sikyalina na gye ŋŋenda Bwe mba ntamidde ndeka, ndeka Ky'oyenda ssi kye nyenda Yeah, when the night comes Black girls turn light brown My diamonds are shining even when the lights out Bakaaba ono ampita n'oli n'ayita Naye nga njagala malayika The Champagne got me going but Heinessey is crazy The whining in the dance lift up for the ladies I make moves and my boys are with me Shout out to the Djs for pumping the music Abantu baagala biyiise Ensusu z'abakyala nazo baagala zimyuse Maama Lususu namubuuse N'omuddugavu afaanana Beyonce Cheza leka kwekunya Sikyalina na gye ŋŋenda Bwe mba ntamidde ndeka, ndeka Ky'oyenda ssi kye nyenda Bwe kuba kunywa, kunywa Sikyalina na gye ŋŋenda Bwe mba ntamidde ndeka, ndeka Ky'oyenda ssi kye nyenda I am badder than dem Karma Ivien you're badder than dem We're badder than dem Sabula Ekiro mu nzikiza (sawa ya kwekwata) Ekiro mu nzikiza (ya kweswaza) Ekiro mu nzikiza, ekiro mu nzikiza Abantu bakyekola
Writer(s): Pius Lizard Mayanja Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out