Lyrics

Nakula ngantya ebigambo Nga sagala nyo olugambo Ng'enyombo sizitongooza mw'ekyo, ne maama anjulira Naye abantu bansobedde Juliana bantabudde Ne gwe wali omanyi edda Okukyuuka tekitwala budde Kasita oyambuka (kibaluma) Buli kalungi kofuna (kibaluma) Batya nyo okubaleka (eh) Y'efitina eyo gyolaba (kibaluma) Kasita owangula (kibaluma) Buli kalungi kofuna (kibaluma) Batya nyo okubaleka (eh) Y'efitina eyo gyolaba Bwob'obubi, tebakuba bubi Naye bwofuna, bwolaba ababi Nebwooba tolina nsobi Tekibagaana kukukola kabi Abo abatunula tebaba balabi Baba basunzi aduyi kabissa Nakola musango ki gwe tunula Okujako okwekolelera Kasita oyambuka (kibaluma) Buli kalungi kofuna (kibaluma) Batya nyo okubaleka (eh) Y'efitina eyo gyolaba (kibaluma) Kasita owangula (kibaluma) Buli kalungi kofuna (kibaluma) Batya nyo okubaleka (eh) Y'efitina eyo gyolaba Kabogere, y'ate nabagambiki abafuuw'endele Essanyu lyabwe kulaba nga gwebagifuyila aweddeko essanyu Kabogere, y'ate nabagambiki abafuuw'endele Essanyu lyabwe kulaba nga gwebagifuyila aweddeko essanyu Nababuuka nze, tebakyankaabya Nababuuka nze, eh, tebakyanyiiza Banange nali nkoze eyali anyirira! Banange nakaba nakaba nenkoowa Abantu abo baveeko, tobafaako baveeko, oh oh Abantu bankwe nyo (kibaluma) Kibaluma Kibaluma Kibaluma Kibaluma Kasita oyambuka (kibaluma) Buli kalungi kofuna (kibaluma) Batya nyo okubaleka (eh) Y'efitina eyo gyolaba (kibaluma) Kasita owangula (kibaluma) Buli kalungi kofuna (kibaluma) Batya nyo okubaleka (eh) Y'efitina eyo gyolaba (kibaluma) Kasita oyambuka (kibaluma) Buli kalungi kofuna (kibaluma) Batya nyo okubaleka (eh) Y'efitina eyo gyolaba (kibaluma) Kasita owangula (kibaluma) Buli kalungi kofuna (kibaluma) Batya nyo okubaleka (eh) Y'efitina eyo gyolaba (kibaluma)
Writer(s): Juliana Kanyomozi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out