Lyrics

Oh maama Oh maama Kambenga wooli Oh maama aah!! Nkukube embaga mbenga naawe Neleero nsazewo nkutwaale Omulungi asinga empisa Andabilila bwemba sefuna Mubemanyi abasinga ecolour ah Baleke kati bogele Owomumwa omugambaki gwotaja kussala ah Honey nkwagala naye Abemimwa balinga njuki Betala balemese Ffe tugume tuleme obatya nga Nkwagala Sili kwetamwa maama Nawe era tonetamwanga Nga ompita daddy geosteady Nga nange nkuyita my lover aah Laba atambula nga azzina Akabina kagenda kapapala Kaleke ojja kunzisa nze Kilina face elinga enazibwa amata Kili kyalaba ahah Akabina kagenda kapapala (oh maama) Kilina face elinga enazibwa amata Kili kyalaba nono Akabina kagenda kapapala Nze simanyi nakyakukola maama Gujila neguntujja ne sebaka Omutima guba guluma Naddala nga gwoyagala tonaba mugamba Kati ntuse okuba nga nawe Gwe gwemanyi abasinga ecolour Alina entunula eyegombesa maama Asseka nesebaka waka Katino mama tebakwediza Begomba buli kyolina figure mpya Abedda Tebafuna ziti Nga nabano ndaba obansinga Laba bweluseka lwamaala Bwosembula empindi egenda nga yekyanga Silikola nsobi kita nze Kilina face elinga enazibwa amata Kili kyalaba ahah Akabina kagenda kapapala (oh maama) Kilina face elinga enazibwa amata Kili kyalaba nono Akabina kagenda kapapala Kaleke ojja kunzisa nze Kilina face elinga enazibwa amata Kili kyalaba ahah Akabina kagenda kapapala (oh maama) Kilina face elinga enazibwa amata Kili kyalaba nono Akabina kagenda kapapala
Writer(s): David Lutalo Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out