Music Video

Neteze Eddy Yawe ft Martha Mukisa (Official Video )
Watch {trackName} music video by {artistName}

Featured In

Credits

PERFORMING ARTISTS
EDDY YAWE
EDDY YAWE
Performer
COMPOSITION & LYRICS
EDDY YAWE SSENTAMU
EDDY YAWE SSENTAMU
Songwriter

Lyrics

Baby girl Movin' in the feel of love baby (love) Yeah-yeah yeah-yeah, everybody iih oh Ssi, ssi-ssaga Neteze Oh my baby I love you Leero neteze (ayi!) Neteze Baby mean what you say Olwaleero neteze Cause I'm ready and I'm into you Neteze Leero neteze Kati nze ngenda mu kudigida Ebizibu bibadde binzita Awaka wabowa Mbadde ndi eyo, nga ndi eyo ndobye nyabo Ko nze nfulumeko mu nju, eh Ngendeko ku outing Laba bwengwa kw'ono omwana Agawalahi nga y'ali mu birooto Ko nze kanfunyeko ku ndabada wakiri, neme kuggwa ku mpagala Kampepeye nawe, baby (what!) Walalalalalalala, eh! Bampitire maama wange Bo baliwa baganda bange? Nsonga zange ozizudde Mbadde ninda ng'amaaso nkanudde Bae I love you, towakanya byengamba I miss you Nze mwana gwe wankuba Mazima genkubulira darlin' nalaalira, gwe buli lw'obulawo, sebaka I'll be waiting for you, all night long oh, ondi eno mu bwongo Neteze (I need to understand) Leero neteze (baby girl) Neteze Olwaleero neteze Kati alowoza yeteze, nga nange eno ngamba uh! Neteze Kati nze ngenda mu kudigida Leero neteze Ebizibu bibadde binzita Kubanga mbadde sikulaba Omwoyo gubadde gunuma Of course I've been waiting for you Yes I'm yearning for you, baby girl! Sebaka sebaka, sebaka nze maama Nebansomera bingi, bingi innocent me Bampima ku gwe maama, omulungi bwe twesana laba Omumbejja nyabo nsanyuse, uh-ooh Kati no nsazewo, ngenze ngenze Ngenze n'ono omwana awatali yadde yaye Mwana gwe olyose n'ojja Omponyeza ebirowoozo nze buli lwe ngwawo You wanna hold chocolate I'm gonna give you, gwe ne woyagala eddebe! Omukwano gwenina gujjuza n'ekutiya, ne woyagala ennene All night long oh (baby girl!) Ondi eno mu bwongo Neteze (I need to understand) Leero neteze (ndowoza leero kyakugwa) Neteze (gwembadde ninda ate yanteze) Olwaleero neteze Kati alowoza yeteze, nga nange eno ngamba uh! Neteze Kati nze ngenda mu kudigida Leero neteze Ebizibu bibadde binzita Naye omukwano guba gumenya (eeh gumenya, gumenya) Eno ebigambo biba bimenya (eeh gumenya, gumenya) Nsombamu ne ntya ate (ooh gumenya, gumenya) Eno ebigambo biba bimenya (eeh gumenya, gumenya) Oh! Aya Eh! Eh? Ayiyiyiyiyiyiyi! Papa Mama Eeh gumenya, gumenya Eno ebigambo biba bimenya (eeh gumenya, gumenya) Nsombamu ne ntya ate (ooh gumenya, gumenya) Eno ebigambo biba bimenya (eeh gumenya, gumenya)
Writer(s): Martha Mukisa Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out