Lyrics

Fukamira ssaba (oh yeah) Manya okuzifuna, ng'eno bw'okola (oh yeah) Yadde n'enkya zibula (oh yeah) Topowa, kanya gwe okole A Geosteady (oh yeah) A Geosteady, I am so ready (oh yeah) Ready and steady (oh yeah) Nnonya sente Oyagala okuba obulungi (sente) Oyagala okuvuga ennungi (sente) Mwana ume, mwana uke (sente) Mafarangha pesa randi dollar (sente) Oyagala okuba obulungi (sente) Oyagala okuvuga ennungi (sente) Mwana ume, mwana uke (sente) Mafarangha pesa randi dollar (sente) Ku makya enjuba tenavayo Mu mutima gwo waliwo eddoboozi erivayo Nti ozukuke otandike, okukola manya Osimbe omuti, ogunakuwa ekisikirize ng'okadiye laba Nze nakimanya, bwesikole ate nalya wa? (Eh yeah) Omuvubuka omuto omukulu n'omukadde Buli omu, azagaza kikye Kobe mu uptown, oba mu downtown, eh-eh Omukazi ayagala bizigo bye Ate omupangisa ayagala zimba yiye Omwana ayagala bling Ate omuzadde ayagala fees Omuwanvu n'omumpi Owewala n'okumpi, eh eh Oyagala okuba obulungi (sente) Oyagala okuvuga ennungi (sente) Mwana ume, mwana uke (sente) Mafarangha pesa randi dollar (sente) Oyagala okuba obulungi (sente) Oyagala okuvuga ennungi (sente) Mwana ume, mwana uke (sente) Mafarangha pesa randi dollar (sente) No man is an island Buli omu yetaaga mune Olwono twezimbe Kale bwoba nga osubula ngato na mpale Kansubule essati nange, yeah Luno olugalo lwosonga muno Ziri essatu zisonga wuwo Kati kulya kwambala, na kusula Sente sente sente, by'oyogera babyetanira Bwoba nga ozisuza, sente sente sente sente Oh oh, ah yeah Omukazi ayagala bizigo bye Ate omupangisa ayagala zimba yiye Omwana ayagala bling Ate omuzadde ayagala fees Omuwanvu n'omumpi Owewala n'okumpi, oh oh Oyagala okuba obulungi (sente) Oyagala okuvuga ennungi (sente) Mwana ume, mwana uke (sente) Mafarangha pesa randi dollar (sente) Oyagala okuba obulungi (sente) Oyagala okuvuga ennungi (sente) Mwana ume, mwana uke (sente) Mafarangha pesa randi dollar (sente) Ku makya enjuba tenavayo Mu mutima gwo waliwo eddoboozi erivayo Nti ozukuke otandike, okukola manya Osimbe omuti, ogunakuwa ekisikirize ng'okadiye laba Nze nakimanya, bwesikole ate nalya wa? (Eh yeah) Omuvubuka omuto omukulu n'omukadde Buli omu, azagaza kikye Kobe mu uptown, oba downtown, eh-eh Omukazi ayagala bizigo bye Ate omupangisa ayagala zimba yiye Omwana ayagala bling Ate omuzadde ayagala fees Omuwanvu n'omumpi (oh nana) Owewala n'okumpi, eh eh Ekinkubya tear gas mukatale (sente) Ekiremeza abafuzi baffe mu ntebe (sente) Ekinkeza nyimbe nze nange mu ndabe (sente) Ekitukozesa bu show buno obutagwa (sente) Ekinvuza ka boda ekiro mu kawewo (sente) Ekinvuza taxi ku bugubi buno (sente) Ekinkeza mu DT nze (sente) Mafarangha pesa rand dollar (sente)
Writer(s): George Kigozi, Geosteady Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out