Lyrics

We naswalira We nannyomebwa We nabuuzibwa anti ali wa? Alinzigya mweno enfuufu Awo ooh we yanteera omukisa Bwe lwakeera aah Lwange era Mukama teyateeka mukisa eri Mazima olwakeeea nalulagira Nti lwange era Ebinti byakyuuka Emimwa gyabangi yagisirisa Nganviiriddeyo katonda bwe bambuza N'olwaleero njagala ndabe aline ky'agamba Awo ooh weyanteera omukisa Wakati wennyanja awo Masekati gembuyagga Ooh yee weewo We yantera omukisa Kati njagala olabe leero Nto omukisa guva gyali Teri muntu alina kigambo Kisobola kumenya mukisa guli Bwe lukeera n'asiima Nti lulwo era Ebintu bikyuula,ebintu bituuka ah Ng'ayingiddewo katonda omutegeera ah Ensi nensi zikyusa emitwe ku lulwo omu
Writer(s): Gabriella Bridget Ntaate, Ntaate Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out