Lyrics

Nessim Pan Production Omanyi buli kimu, kyabaala munze Lino taka gyiimu kw'osiga Nabaala amatooke, ndiko n'amayuni Ndi musiri gwa ffene n'emboga Nze maama yansimba, n'omudo n'akoola Kati buli kimu kyabaala Ya nsensula, amatabi n'obukoola Ebigimusa nabyo byannoga Yafukirira bulungi nga ekyeeya kisuuse Akasana, kaleme okunjokya Yankuza, natuka okumulisa Nga buli kye'nsako kiri mu birimba Nina bingi by'otanalaba Nina bingi ebyekwese munda eyo Nze eka bantendeka najula, akafe che Nina bingi by'otanalaba (gwe, uh) Bingi ebyekwese munda eyo Nze eka bantendeka najula, akafe che Nkirako okulya akajaja Ka chai akawomu akasinga Akakujamu akawewo, nkubike nga Nze maama yanyonsa bulungi Buli kitundu kunze, kiri mukifo kyakyo Nalukibwa kalanda, ninga ensansa ku mugwogwa Luwombo lw'enkoko lwagalwa Naye tonywera ngako byotonywa Otunula nga kunze honey, stress etere egende Nawulirako ku bakawomera, kunze kw'olikoma n'owola Ndi kubika love ebikunta obisibe mu kuveera (nhehe) Nina bingi by'otanalaba Nina bingi ebyekwese munda eyo Nze eka bantendeka najula, akafe che Nina bingi by'otanalaba (gwe, uh) Bingi ebyekwese munda eyo Nze eka bantendeka najula, akafe che Nina bingi by'otanalaba Bingi ebyekwese munda eno Nze eka bantendeka najula, akafe che
Writer(s): Rema Namakula Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out