Music Video

REMA NAMAKULA WANDIISA KI OFFICIAL VIDEO
Watch {trackName} music video by {artistName}

Featured In

Credits

COMPOSITION & LYRICS
Rema namakula
Rema namakula
Songwriter

Lyrics

Nessim Pan Production Amaaso gange tegatera kukemebwa Kuba ekirungi n'ekibi nkyawuula Ate n'ekinazaala, emirerembe, nakyo Mukama ekimponya Nzijukira nakulabakobulabi bwenti, ememe n'entyemuka Simanyi kye wankola oba kye wampa kyonna, uh naye wakikola! Mbuza wandiisa ki? Wanyweesa ki? Wantegeesa butego ki gwe? Uh Nze wandiisa ki? Wanyweesa ki? Abalala byebatalaba! (Eyo) Mbuza wandiisa ki? Wanyweesa ki? Wantegeesa butego ki gwe? Uh Nze wandiisa ki? Wanyweesa ki? Nkusaba leero ombulire! Omulungi ategomba kuba n'amubutaala Tolinga bbali ba Arnold Bwagula ecupa, olwo ne yetaala ebaala yonna emulengere Nze abo wabamponya, bakayoola Ate nange ndi simple nga bw'olaba Wama sembera, nange kansembere, tukikubemu bwetuti (sabula) Balabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-pa Balabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-pa Mbuza wandiisa ki? Wanyweesa ki? Wantegeesa butego ki gwe? Uh Nze wandiisa ki? Wanyweesa ki? Abalala byebatalaba! (Eyo) Mbuza wandiisa ki? Wanyweesa ki? Wantegeesa butego ki gwe? Uh Nze wandiisa ki? Wandiisa ki? Nkusaba leero ombulire! Abageya bageya abanyumya banyumya ebiboozi, naye nze sibiwulira Nafuka kigala, ppamba gwentadde mu matu gano golaba baby Segomba bingi kuba byenegomba byonna, biri mugwe dear Wama sembera, nange kansembere, tukikubemu bwetuti (sabula) Balabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-pa Balabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-pa (sabula) Balabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-pa Balabapa, balabapa, balabapa, balabapa balabapa-papapa papa-pa Mbuza wandiisa ki? Wanyweesa ki? Wantegeesa butego ki gwe? Uh Nze wandiisa ki? Wanyweesa ki? Abalala byebatalaba! (Eyo) Mbuza wandiisa ki? Wanyweesa ki? Wantegeesa butego ki gwe? Uh Nze wandiisa ki? Wanyweesa ki? Nkusaba leero ombulire!
Writer(s): Remeha Namakula Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out