Lyrics

Hmmm kansalewo nga bukyalaba Obudde nga bukyalaba Ssikomererwa ku musaalaba Ntandise okukemebwa, babe eh Nakulinze wey you are? eeh Kimanye ndi muntu nange nsobya Era tonnenya bwe nnemwa Kuba enjala eno efuuse enjala Ku kitaggwewo nti oba obulwe engaba Bwe mbigatta bingi bimpabya Ndaba ng'omukwano ogw'okkaka Tompa budde Meeting zaafuuka zi meeting Gw'andaludde Era kati ŋŋenda ku dinner dating Kansalewo nga bukyalaba Obudde nga bukyalaba Ssikomererwa ku musaalaba Obudde nga bukyalaba Kampitemu nga bukyalaba Obudde nga bukyalaba Love yo kusika ddiba ah Ssikomererwa ku musaalaba Nze atali mbuzi ku muguwa gwo (kola ki?) Nta ntaayaaye Tebaakumpimaako ky'ekisooka Wazannya bubi nnyo n'ogukyusa Nali wuwo mu buliwo (buliwo, buliwo) Azikiza omuliro (muliro, muliro) Nga ndiwo mu buliwo, eh eh hmmm Tompa budde Meeting zaafuuka zi meeting Gw'andaludde Era kati ŋŋenda ku dinner dating Kansalewo nga bukyalaba Obudde nga bukyalaba Ssikomererwa ku musaalaba Obudde nga bukyalaba Kampitemu nga bukyalaba Obudde nga bukyalaba Love yo kusika ddiba ah Ssikomererwa ku musaalaba Ntandise okukemebwa, babe eh Nakulinze wey you are? Herbert Skillz pon dis one Kimanye ndi muntu nange nsobya Era tonnenya bwe nnemwa Nze atali mbuzi ku muguwa gwo Nta ntaayaaye Tebaakumpimaako ky'ekisooka Wazannya bubi nnyo n'ogukyusa Tompa budde Meeting zaafuuka zi meeting Gw'andaludde Era kati ŋŋenda ku dinner dating Kansalewo nga bukyalaba Obudde nga bukyalaba Ssikomererwa ku musaalaba Obudde nga bukyalaba Kampitemu nga bukyalaba Obudde nga bukyalaba Love yo kusika ddiba ah Ssikomererwa ku musaalaba Nali wuwo mu buliwo (buliwo, buliwo) Azikiza omuliro (muliro, muliro) Nga ndiwo mu buliwo, eh eh
Writer(s): Sheebah Karungi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out