Lyrics

Let them see it Mukwano gwange Kano kekayimba Kenakusuubiza nkuyimbire Okuva kuntobo yomutima gwange kawulire Nali ndowoza nti abantu abalunji Bebalina sente ezifukumuka Abo abanyirira nga bamalayika Naye nalabuka Emibiri gyabwe ne Emitima gyabwe bibera ne enjawulo etenkanika Nga nolumu ebigambo nendowoza zaabwe si byebimu ate yii Gwe Naye nakufuna nga kirabo mumutima wandya nga kiwukaa Akadagala kabayagalana kuba kubeera boombi Naye nga lwaki? oyo aliba ani? Omuntu alinzijja wano wendi Banange aliba ani? Mazima ddala ki?, oyo aliba ani? Omuntu alinjagazisa owundi Naye ddala aliba ani? Nkubamu akafananyi nga olwo wagenda Nondeka nga silina luyingo Ebintu bayaffe byona byetuyiseemu nga olwo obikooye Abolugambo bantu bakacwaano Emitawana mubayagalana Enyombo nenjawukana bebabileeta beewale abo Ebyama byaffe olwo oyiweyiwe eyo Nga buli gwosanga tomutaliza Abakulu nabato bonna obabulira nga bwewakoowa yii Olwo Omutima gwanga nga ogumenye amaziga genkaaba gakulukuta Gava mu love etalina kijjuzawo Ngoolwo ogenze yi Nedda Naye Nali nakufuna nga kitone, Mumutima wayingira nga kinusu Akadagala kabayagalana kuba kubeera fembi Naye nga lwaki, oyo aliba ani? Omuntu alinzijja wano wendi Banange aliba ani? Mazima ddala ki?, oyo aliba ani? Omuntu alinjagazisa owundi Naye ddala aliba ani? Yii munnange sembera eno banange Bino byenkuwa si bikuta bya gonja nti oba oliawo binakala nkya Ntebereza bitebereze olwo nenfuba Negendereze Omanyi mukwano eno yensi yokka abalal batulimba Naye nga lwaki, oyo aliba ani? Omuntu alinzijja wano wendi Banange aliba ani? Mazima ddala ki?, oyo aliba ani? Omuntu alinjagazisa owundi Naye ddala aliba ani?
Writer(s): Henry Sekyanzi, Kaysam Kumapesa Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out