Music Video

Byabangi
Watch {trackName} music video by {artistName}

Credits

PERFORMING ARTISTS
Chosen Becky
Chosen Becky
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Sekyanzi Henry
Sekyanzi Henry
Songwriter

Lyrics

Crouch Mukwano! Ebiseera byomala eyo bingi nyo, nga sikulaba Manya nti oluusi! Waliwo ne lwenkuloowoleza ebibi, byotanakola Kati nkugambe ki kyotanalaba Nze ataagende Ku police ne mpaaba Ngezaako, okukwesonyiwa Akasiimu ne nkalinda ne nkoowa Wano lumu obuude bwewumba, ne ntunula ku saawa ne mpunga Ng'eno ne baanobo bayomba, tukulinda tulye nga tenawola Naye, bwoberayo yoona gyoli mukwano Kimanye, nti ebyo ebizimbe byona gyewetalira byabandi Ng'ate, ne banyinibyo bangi Nga n'olusi, bababanja Byabangi Ebyo ebizimbe by'abaloodi, buli ayagala yapangisa Ebyo byabangi Okwo kwekuba ne ziloogi, buli ayagala neyebaka Byabangi Nga neyiyo ojjirekawo wano, eri na mugate topangisa Ebyo byabangi Ebyo ebizimbe byomukibuga, buli ava eri ne ngatoze Byabangi Munange okomangawo ewaka, wano yegwe boss tokyungibwa Ebyo byabangi Dala naye, kunyumirwa ki okwo! Dala okwomujuzo gwabangi Nga n'ebisinga byolina wano eyo tebiriyo, ndowoza muffa zilangi Mazima okyakalirayo otya eyo, gyotagambe nti kankyuseko ku saati Nga wano nebwolisaba e taayi Oba ka juice ne ka kyaayi Nabakuzukukira mutuumbi Woyagalira nebakujurira Nojiira, n'osaba otuuzi Era batyo nebakufukirira Kale no nolwekyo bwobera gyoli mukwano Kimaanye, nti ebyo ebizimbe byona mwewetalira byabandi Ng'ate, ne banyinibyo bangi Nga n'olusi, bababanja Byabangi Ebyo ebizimbe by'abaloodi, buli ayagala yapangisa Ebyo byabangi Okwo kwekuba ne ziloogi, buli ayagala neyebaka Byabangi Nga neyiyo ojjirekawo wano, eri na mugate topangisa Ebyo byabangi Ebyo ebizimbe byomukibuga, buli ava eri ne ngatoze Byabangi Munange okomangawo ewaka, wano yegwe boss tokyungibwa Ebyo byabangi Tekyalibade kibi naye ate munange, oli munsi yo Naye ekintu ekibi kulemerayo ng'ate gyoli, tolina wuuwo Gwe bino byobaayo nob'eyo Kimanye naffe tubaayo eno Emboozzi zemunyumya eyo Naffe zitunyumirayo eno Gwe bino byobaayo nob'eyo Kimanye naffe tubayo eno Emboozi zemunyumya eyo Naffe zitunyumirayo eno Gwe bino byobaayo nob'eyo Kimanye naffe tubayo eno Emboozi zemunyumya eyo Naffe zitunyumirayo eno (A nick product)
Writer(s): Henry Sekyanzi, Crouch Pro Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out