Lyrics

Hey Huh (Nessim Pan Production) Laba laba obudde we bugenze Obudde buwungeera ah ah Nz'akwagala gyendi eno, hmm! Nkutegekedde ebiwooma By'oyagala byonna mbimanyi Mu luzungu ne mu luganda Baibe Nsasiidde abakuswama Abatakimanyi nti oli muntu wange Ba champion abakusamba (tuli bangi) Tuli bangi abakwegomba Bangi abakozesa program Nz'omanyi gy'onsanga ah Mukwano gwe masuuka Ow'omukwano gw'anebasa Mukwano gwe masuuka Ow'omukwano gw'anebasa Mukwano gwe masuuka Mukwano ne bwetulwana Mu kasirise eyo mu kisenge kyaffe Ekitiibwa ne tukikuuma (wansuula) Wansuula dda mu kitimba On-flowing-iramu nga musaayi Mu mutima ne mu magumba (sweetie) Neebaza abakukuuma Wessiri nebakuwooyawooya Ne Katonda eyakutonda (ntegese ebimuli) Ntegese ebimuli tu-jubirating-e, darling wange Lwe lunaku lwe twesanga Mukwano gwe masuuka Ow'omukwano gw'anebasa (mukwano oh hey) Mukwano gwe masuuka (masuuka gange) Ow'omukwano gw'anebasa Wasanga bangi, walimbwa bangi (hey-hey) Wasalawo kubeera wange Nga bakuyisaamu amaaso (uh-uh) Ng'omukwano gwo ate gwa bbeeyi Naganzako be naganzako, mubiseera by'obuteeteeyi Nga bampisaamu amaaso, ng'omukwano gwange gravy Wasanga bangi, walimbwa bangi Wasalawo kubeera wange Nga bakuyisaamu amaaso Ng'omukwano gwo ate gwa bbeeyi Mukwano gwe masuuka (hey) Ow'omukwano gw'anebasa (sunshine everyday) (You're my moonlight everyday) Mukwano gwe masuuka (starlight everyday) Ow'omukwano gw'anebasa (masuuka gange yeah yeah-ih) Mukwano gwe masuuka Ow'omukwano gw'anebasa (uh-huh uh) Mukwano gwe masuuka (You're my sunshine, you're my moonlight, you're my starlight) Ow'omukwano gw'anebasa (baibe) Laba laba obudde we bugenze Obudde buwungeera ah ah Nz'akwagala gyendi eno
Writer(s): Lydia Nassuna Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out