Lyrics

Olabika olina akapeesa Omanyi akapeesa (eh) Omanyi akapeesa Oh my God, Bomba made my beat Aaah Ettaka kw'olinnya balikolemu emmumbwa Nsaba balikolemu emmumbwa Nuunengako nneme ozunga nze Nneme odaaga Mpozzi n'ekirala baby nayize oyimba Nze bwe nkusubwa nga nnyimbawo ennyimba Ssiba na mirembe bw'onyiiga, bw'onyiiga Ggwe baakutonda nkwagale Nkwagale nze nkwagale Kati ndeka nkwagale Nkwagale nze nkwagale babe Kirabika olina akapeesa Olina akapeesa Olina akapeesa eyo Ggwe buli lw'onyiga kapeesa Ng'onyize akapeesa Nze ne nfeesa eno Olina akapeesa Olina akapeesa Olina akapeesa eyo Ggwe buli lw'onyiga kapeesa Ng'onyize akapeesa Nze ne nfeesa eno Dear ŋŋenda na kuwaabira Walaayi ŋŋenda na kunyiigira Nafunye omuze ogw'okulwanira aah Mmanyi okukaabira Wampima wanteeka mu target Nkwagala n'ebitaali na mu budget (yeah yeah) Bonna ka mbagambe nti nno am married Am married Never worried (yeah) Ŋŋenda sima ogunnya (oh) Nteekemu buli kimu mw'ogwo ogunnya (oh) Nkuwambe nkutwale nkuteekeyo Omalemu ennaku nga nnya Nkuyagala buyagazi mw'ogwo ogunnya (aah) Nkuwaane nkusuute nkuyite amannya (ooh) Nze binnuma ne bintabukira (ooh) Ebintabukira bitabuka nga toliiwo (nga toliiwo) Binuma ebintabukira (aah) Ebintabukira, ggwe nga toliiwo Kirabika olina akapeesa Olina akapeesa Olina akapeesa eyo Ggwe buli lw'onyiga kapeesa Ng'onyize akapeesa Nze ne nfeesa eno Olina akapeesa Olina akapeesa Olina akapeesa eyo Ggwe buli lw'onyiga kapeesa Ng'onyize akapeesa Nze ne nfeesa eno Ettaka kw'olinnya balikolemu emmumbwa Nsaba balikolemu emmumbwa Nuunengako nneme ozunga nze Nneme odaaga Mpozzi n'ekirala baby nayize oyimba Nze bwe nkusubwa nga nnyimbawo ennyimba Ssiba na mirembe bw'onyiiga, bw'onyiiga Ggwe baakutonda nkwagale Nkwagale nze nkwagale Kati ndeka nkwagale Nkwagale nze nkwagale baby (am the one for you) Kirabika olina akapeesa (you belong to me) Olina akapeesa Olina akapeesa eyo Ggwe buli lw'onyiga kapeesa (nyiga akapeesa) Ng'onyize akapeesa Nze ne nfeesa eno (onnyiga nnyiga baby) Olina akapeesa Olina akapeesa Olina akapeesa eyo Ggwe buli lw'onyiga kapeesa Ng'onyize akapeesa Nze ne nfeesa eno (eyooooo) Lydia Jazmine again oh The one and only yeah Bomba made my beat yeah Wiggle la la la la Am the one for you You belong to me (Sound Change)
Writer(s): Lydia Nassuna Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out