Music Video

Credits

PERFORMING ARTISTS
Pallaso
Pallaso
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Pallaso
Pallaso
Songwriter

Lyrics

Akomererwe And again Akomererwe Baur Akomererwe Karma Ivien She wants my love she don't want money (ayagala nze) Akimanyi bujja kukya naffe tufune (yeesiga nze) Sabula Bw'aba yecanga, akomererwe Baby olimu ekyama Gwe kola amateeka, gagobererwe Mpulira nkwetaaga Bw'aba yecanga, akomererwe Baby olimu ekyama Gwe kola amateeka, gagobererwe Mpulira nkwetaaga Tubakuba, tubakuba kufa (hmm!) Ngenda kutwala ku shoppinga Dubai Ssiryebaka nga kabuzeemu ka sukaali Tolyejjusa ssiri kuseera ka massage Bwe kuba kwambala ndi kwambaza kufa Ogwo omubiri gwo gusaana mu Versace Ab'ennugu baliba bakuma bubaani Nga nze eno ngwongerayo omutima munda Na bonna abaali batulemesa bagambe Fire burn dem Omwana anjagala from Monday to Monday Fire burn dem Bw'aba yecanga, akomererwe Baby olimu ekyama Gwe kola amateeka, gagobererwe Mpulira nkwetaaga Bw'aba yecanga, akomererwe Baby olimu ekyama Gwe kola amateeka, gagobererwe Mpulira nkwetaaga Ono ne bw'ojja ng'olina ssente akujooga Omukwano gwe muwa tegukoma kuwooma Ntandikirawo nze ge nina ssi ga kusonda I got everything (yo) Ngenda kugulirayo n'akamotoka Convertible ak'ebbaati eribikkuka Billion ataano zero ziba mmeka? Yogera nze nkuwe ndi ku bikutuka Na bonna abaali batulemesa bagambe Fire burn dem Omwana anjagala from Monday to Monday Fire burn dem Bw'aba yecanga, akomererwe Baby olimu ekyama Gwe kola amateeka, gagobererwe Mpulira nkwetaaga Bw'aba yecanga, akomererwe Baby olimu ekyama Gwe kola amateeka, gagobererwe Mpulira nkwetaaga We went from the gutter to the city lights and fame Running from the popo you remember those days Silent nights neighborhood, everybody a theme You told me Pallaso focus on chasing the dream Bantu kunafuya naye nga tuli baakabi Tujja vumilia nze naawe tuli ba magye Bagamba ssikusaanira abo bakola nsobi Newankubadde twecanga Bw'aba yecanga, akomererwe Baby olimu ekyama Gwe kola amateeka, gagobererwe Mpulira nkwetaaga Bw'aba yecanga, akomererwe Baby olimu ekyama Gwe kola amateeka, gagobererwe Mpulira nkwetaaga Baur you're bad Haki
Writer(s): Pius Mayanja Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out