Lyrics

Ah dis a Legend Production Kiwanuka (na muyembe) Kiwanuka yawanuka (na muyembe) T.N.S My baby tolina kukyusa mu mbeera zo Tondeka ku ttaka nga terrazzo Tolina kukyusa mu mbeera zo Ndabika nasiima ezo Aroma My baby I'll never leave for another kilometer Nga mwana w'ani gw'oleka musana ppereketya? Ng'ani gw'oleka wano ne love ekulukuta? Ye ke nakwambaliddemu akagoye kali katya? Ndaga nti osiima amaaso go kye galabako Ekitabo ky'omukwano ne nkisomako Njagala ng'ompaana ne nkuwaanako Enkola y'abatiini love y'ekito Nsudiyaamu Bwe mbikola ne binyuma Nsudiya Babikola nebitanyuma Nsudiyaamu Bwe nkikuba ne binyuma Nsudiya ah Omutima ne gubuguma Nsudiyaamu Ssi kingi ssi kingi Nsudiya Ssi kingi naye kingi Nsudiyaamu Ssi kingi ssi kingi Nsudiya ah Ssi kingi naye kingi Kati nno babe kankuwe ku mata Ate bwotakaliza kikompe tokita Abatameggebwa mukwano mbuuza bameka? Abo abalina emitima egitamenyeka! You think so me crazy 'Cause you make me so wavy wavy Just come back to my bed Bwe mba nkunoonya my babe tombula My baby I'll never leave for another kilometer Nga mwana w'ani gw'oleka musana ppereketya? Ng'ani gw'oleka wano ne love ekulukuta? Ye ke nakwambaliddemu akagoye kali katya? Nsudiyaamu Bwe mbikola ne binyuma Nsudiya Babikola nebitanyuma Nsudiyaamu Bwe nkikuba ne binyuma Nsudiya ah Omutima ne gubuguma Nsudiyaamu Ssi kingi ssi kingi Nsudiya Ssi kingi naye kingi Nsudiyaamu Ssi kingi ssi kingi Nsudiya ah Ssi kingi naye kingi Kati nno babe kankuwe ku mata Ate bwotakaliza kikompe tokita Abatameggebwa mukwano mbuuza bameka? Abo abalina emitima egitamenyeka! My baby tolina kukyusa mu mbeera zo Tondeka ku ttaka nga terrazzo Tolina kukyusa mu mbeera zo Ndabika nasiima ezo My baby I'll never leave for another kilometer Nga mwana w'ani gw'oleka musana ppereketya? Ng'ani gw'oleka wano ne love ekulukuta? Ye ke nakwambaliddemu akagoye kali katya? Nsudiyaamu Bwe mbikola ne binyuma Nsudiya Babikola nebitanyuma Nsudiyaamu Bwe nkikuba ne binyuma Nsudiya ah Omutima ne gubuguma Nsudiyaamu Ssi kingi ssi kingi Nsudiya Ssi kingi naye kingi Nsudiyaamu Ssi kingi ssi kingi Nsudiya ah Ssi kingi naye kingi Kiwanuka (na muyembe) Kiwanuka yawanula (na muyembe) T.N.S Ah dis a Legend Production
Writer(s): Aroma Music Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out