Lyrics

Wakibwa eyatonda egulu nensi Elinya lye Yesu kuristu Egulu nensi bivunama mumasoge nebimusinza Asanidde. Nendaba egulu nga lyegula ate Nendaba namulondo nyinji Nendaba abantu nga basinza oyoo Nendaba enyanja eyekitibwa ekululukuta okuva awo wali Wakitibwa Wakitibwa oyoo Eeeee wakitibwa Hoooooo Nendaba afanana abana babantu Nendaba Yesu owekitibwa Bamalayika ngabasinzo oyo Hooooo Bavunanama awo wali Nebasinza wakitibwa Wakitibwa wakitibwa oyoo Wakitibwa mukama Ensi zimuwe ekitibwa Tendo lye libuna wona era amanyi ge gabuna wona Yesu Wakitibwa wakitibwa oyo Wakitibwa mukama Ensi zimuwe ekitibwa Tendo lye libuna wona era amanyi ge gabuna wona Yesu Wakitibwa wakitibwa oyo Nendaba ebitabo byali binji Bamalayika nga babireta Ekitabo kyobulamu kyali kyanjawulo Omwo mweyawandika abalonde, mweyawandika abakiriza Kanfube nyo ndibera omwo Eeeeeee Wakitibwa mukama (wakitibwa.) Ensi zimuwe ekitibwa(zona zimuwekitibwa) Tendo lye libuna wona era amanyi ge gabuna wona Yesu Wakitibwa wakitibwa oyo Asana okusinza kabite Wakitibwa mukama (asana amatendo katonda wange) Ensi zimuwe ekitibwa(ensi zivunama) Tendo lye libuna wona era amanyi ge gabuna wona Yesu(Hallelujah...) Wakitibwa wakitibwa oyo Edobozi lyamukama siritenda Ekitibwa kye ekinji sikiroja Amasoge gaka galinga omuliro Alina erinya lyakitibwa Erinya lye dunji lyamuwendo Lizukisa abafa wakitibwa oyo Wakitibwa mukama(wakitibwa...) Ensi zimuwe ekitibwa(Tendo lye libuna) Tendo lye libuna wona era amanyi ge gabuna wona Yesu(Hallelujah...) Wakitibwa wakitibwa oyo (mulangira asinga bona) (Yekabaka) Wakitibwa mukama (ye musumba asanidde muyimuse oyo) Ensi zimuwe ekitibwa(Tendo lye, tendo lye libuna) Tendo lye libuna wona era amanyi ge gabuna wona Yesu (Banangeee) (Yekabaka tabongota ye teyebaka) Tendo lye libuna wona era Amanyi ge gabuna wona Yesu (Yazaza abagumba muyimuse oyo) Wakitibwa wakitibwa oyo Tendo lye libuna wona era amanyi ge gabuna wona yesu (Banangeee Wakitibwa wakitibwa oyo (oya awonya ebigenge muyimuse) Tendo lye libuna wona era Amanyi ge gabuna wona yesu (mugambeYesu osanidde) Wakitibwa wakitibwa oyo (Tendo lye libuna) Tendo lye libuna wona era amanyi ge gabuna wona yesu (Eeeeh...) Wakitibwa wakitibwa oyo
Writer(s): Judith Babirye Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out