album cover

Basajja Balaba

795Music2026
album cover
00:00
00:10
00:20
00:40
00:50
01:05
01:15
01:20
01:50
01:55
02:10
02:20
02:25
02:30
02:50
00:00
03:06
Past 7 Days
Basajja Balaba was discovered most frequently at around 1 minutes and 5 seconds into the song during the past week

Music Video

Music Video

Lyrics

Bulamu bwekwese ogwange gwa kutangaaza
Abasobola balabe
Anada beat by my guy
Kingdom
Tell me is love your cage or your freedom
Eyo walingayo omusajja e bannadda Mugalula yali muyizzi wa kasaale
Nga ayigga bugabi naye bwa’abutta
Agabula emikwano n’abanywanyi
Mugabi yekomengako omutwazi tasiima ye mugalula yaluyitanga lwali
Naye ggwe kyamutuukako embogo lweyajitta
Gweyatuma yabalimba nti ewa Mugalula yaluyitanga lwali
Naye ggwe kyamutuukako embogo lweyajitta
Gweyatuma yabalimba nti ewa Mugalula omuliro gufase ennyumba
Nga teri kanyego nebafa kisiiri
Wano ba taata bakeera ku maliiri
Basima ogenze bigambo bya Chamili
Bweyakimanya obulumi bwajula omutta kati tabulamu bavuzi ba kigaali
Ggwe leka bulesi abasajja balaba ebintu baaba
Abanafu baganza ndigi abamu baganza taaba
Ggwe leka bulesi abasajja balabe ebintu baaba (hoho)
Kyenva muleka lwafunye amasanyu nebwaganaaba
Basajja munsi ya kitanga balaba
Bulamu bukuba ekisukka w’olaba
Oli bw’oyambuka bulabe bw’alaba
Naye nga tukola abasajja balaba
Nze kati neekolera mutima kyegummanja
Ekyo kyekimpaga okubanja bemmanja
Dagala erinzikakkanya ku bemmanja
Enkya 07 landlord lw’abanja
Tusaana twawule emizira ku nduulu
Walala si ye wululu
Abaagalana ba luno tusanze kanzunzu
Tuli mu bufumbo obuwabulwa abawuulu
Bwebuluma
Waliwo eyandeka lwa sente za kusuubula Kenya mu Uchumi
Oli atala kakadde neweeyama ekkumi
Nga omusajja osaana okaddiwe mu bufunyi
Atalina menvu taba Jajja wa baana
Hmm
Bamuyita kkangabaana
N’abeeyita abagezi babasiba baana
Ate nekuby’obusika mu ddaame n’omuteekamu
Ggwe leka bulesi abasajja balaba ebintu baaba
Abanafu baganza ndigi abamu baganza taaba
Ggwe leka bulesi abasajja balabe ebintu baaba (hoho)
Kyenva muleka lwafunye amasanyu nebwaganaaba
Basajja munsi ya kitanga balaba
Bulamu bukuba ekisukka w’olaba
Oli bw’oyambuka bulabe bw’alaba
Naye nga tukola abasajja balaba
Written by: Nkwanga Geoffery, Ogenmungu Jonathan

Shazam Footer

Select language:
Google Play Store
Apple App Store
Chrome Web Store
Galaxy Store

Follow Us

Loading...