歌词

Amaaso g'otulo On'omwana gantunuliza Gansikiriza nze gansikiriza Engeri gyagamoola ganyuma Okutunuulira Gwe moola, maama moola Agawerekera akaseko N'otuyana wenaaa Amaaso g'otulo Galimu ekimansuka Ekikutuuyanya galimu ekibuguma Wansi w'enjuba galimu ekimyanso Aaaaaahh maaso ago Amaaso g'otulo Galimu ekimansuka Ekikutuuyanya galimu ekibuguma Wansi w'enjuba galimu ekimyanso Aaaaaahh maaso ago Amaaso g'otulo Bwegakutunuulira Gakwambusa amayengo Nga totegedde Gakufuula baby Neweemoolamoola Kyokka amaaso ago Bw'onyiiga omwenya Nga ogalabyeko galiii Gakutunuulira N'otenda omutonzi Aaamaaaso ago Amaaso g'otulo Galimu ekimansuka Ekikutuuyanya galimu ekibuguma Wansi w'enjuba galimu ekimyanso Aaaaaahh maaso ago Amaaso g'otulo Galimu ekimansuka Ekikutuuyanya galimu ekibuguma Wansi w'enjuba galimu ekimyanso Aaaaaahh maaso ago Amaaso g'otulo Mulimu bufeeza obwekwese muli Ndowooza bu zaabu bwebwagafuula bwegatyo Mumaaso g'otulo Mulimu bufeeza obwekwese muli Ndowooza bu zaabu bwebwagafuula bwegatyo Amaaso g'otulo Galimu ekimansuka Ekikutuuyanya galimu ekibuguma Wansi w'enjuba galimu ekimyanso Aaaaaahh maaso ago Amaaso g'otulo Galimu ekimansuka Ekikutuuyanya galimu ekibuguma Wansi w'enjuba galimu ekimyanso Aaaaaahh maaso ago Amaaso g'otulo (gontunuliza) Amaaso g'otulo (gansikiriza) Amaaso g'otulo (gontunuliza) Amaaso g'otulo (goloola) Amaaso g'otulo (gemoola) Maama moola Amaaso g'otulo amaaso g'otulo Amaaso g'otulo amaaso g'otulo Amaaso g'otulo amaaso g'otulo Amaaso g'otulo amaaso g'otulo
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out