Lyrics

Nessim Omaze akabanga nga wena wepanka Nga nkusangasanga naye era nga wemiima Nga akamessage okalaba nokatikinga Okasoma atte bwokamala nodeletinga iyi Nga nze nkanya kunyweezamu Kakodyo kange butagwamu Nga buli lwemanya nti oja eno Nyongeramu n'akaperfume Olwo nenkumitinga Nkubuzako nesikwewanyo Nga naye nze era manyi nti olimukubo oja Nga buli wembera mbera nkulaba nga nze gwolojja Kubanga bankuza (oh tebankuza kuza) Era nebwewekoza (uhmm wadde wekoza koza) Nze maama yankuza (oh teyankuza kuza) Byenina mbyesiga (eh nabyesigaliza) Banange bankuza (oh tebankuza kuza) Era nebwewekoza (uhmm yade wekoza koza) Nze maama yankuza (oh teyankuza kuza) Byenina mbyesiga (eh nabyesigaliza) Tuula kalila kakana nkuwe kubyentegese Zuula noonya kuba eriyo bingi byenterese Noonya, gulawo buli lujji Lya Ku luwombo atte enkya olye kujji Va kumulyango, empeewo eyitiride Oli kubwongo bwange wetulide, iyiyiyi Naye nsaba kubuuzamu! Kasukali keeko oba twongeremu? Otera okubiibyamu, oba gwe oyagala kuwumulamu! Ye otera okunywanywa mu! Ndeeta akagilasi tuseemu Nze kuba mbade manyi nti oli mukubo oja Nkugambye ebyange bateegeka babisengejja Kubanga bankuza (oh tebankuza kuza) Era nebwewekoza (uhmm wadde wekoza koza) Nze maama yankuza (oh teyankuza kuza) Byenina mbyesiga (eh nabyesigaliza) Banange bankuza (oh tebankuza kuza) Era nebwewekoza (uhmm yade wekoza koza) Nze maama yankuza (oh teyankuza kuza) Byenina mbyesiga (eh nabyesigaliza) Babalimbanga na cake, ebyo ewaffe tebyaliyo Twasuzanga menvu kyova olaba twanoga Ffe munange twajjuza, ebyo byolimu mbu abana betala Ye ne webetala (oh tebankuza kuza) Twakulira mu kooti bwebalopa tuwoza Nebwewebuza, wena nga wekoza Bankuza (oh tebankuza kuza) Mwana wattu bankuza (oh tebankuza kuza) A Nick Products
Writer(s): Betty Kukiriza Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out